Najja na Nkumbi; ne Nsigaza Omuyini

Najja na Nkumbi; ne Nsigaza Omuyini

Kino kitegeeza ekifo mu Nnyumba awafiiridde omukazi.

Olugero: “Najja na nkumbi; ne nsigaza omuyini”.

Omanyi nti nno n’omwana omujjwa awangulamu omuyini gw’enkumbi ya muka kkojjaawe nga yaakafa ate nga bw’alaamiriza n’ebigambo bino nti; “Genda n’enkwedde, emmere esigale”. Amakulu nti oba ng’ono afudde abadde mukazi mulima, agende yekka tagenda na mmere.

“Enkwedde” ye nkumbi.

Leave a Reply